Mzee Jemba omusomi we ebirango bya abafu musanyufu no obulamu omupya bwalimu kati. Bagamba nti tewevuma nga nsi nga tonafa kati kyekiri...
Eggwanga likubiddwa ekonde eyali minisita w’ebyempisa n’obuntu bulamu Faaza Simon Lukodo 64, bwafiiridde mu ggwanga lya Switzerland mu kibuga Geneva Amawuire go...
Emmanuel Tumusiime Mutebile abadde gavernor wa banka ya Uganda ehafiridde e Nairobi abadde yafa dda olwebirwadde ebibadde byamumalayo Edda. Amawukire go kufa...
ABAKULIRA ebyenjigiriza district ye Buikwe bawakanyiza ekiragiro kyo omulabirizi w’eMukono Rt. Rev. James William Ssebagala okugaana abaana abawala abalina embuto mumugalo okuda...
Maama w’abaana asobeddwa eka ne mu kibira oluvannyuma lw’okugenda mu ddwaliro okuzaala ne bamulongoosaamu abaana bana wabula ng’ensimbi zimwekubya mpi. Rebecca Mbabazi...
Ababaka ba palamenti Allan Ssewanyana owa makindye East ne Muhammed Sseggirinya owa kawempe North balumiriza babaka bannabwe okuva mu kibiina Kya National...
Okuva ssentebe wa disitulikiti ye mukono Rev. Peter Bakaluba Mukasa atuula mu Ntebe eno oyinza okugamba tenamugondera. Bakaluba yatandikira muntalo z’ettaka okutudde...
Enkalu zeyongedde mu bukulembeze bwa paaka enkadde oluvannyuma lw’okukakasibwa okutandika okukola nga kati obuzibu buli ku ani agenda okukulembera paaka eno. Paaka...
Abatuuze ababadde abakambwe okukira ensweera enkubeko bakkakkanye ku muvubuka eyasobezza ku mwannyina namala namutuga namuziika mu kinnya kya kaabuyonjo ebadde esimibwa, entiisa...
*Bamulabudde ku katwa ne bamaafiya abeesoma okumulwanyisa. EKLEZIA yalangiridde ng’ennaku z’omwezi 25/1/2022, Ssaabasumba Paul Ssemwogerere lwagenda okutuuzibwa ku ntebe mu butongole. Wabula...