Abakyala be’Luzira baweereddwa obujjanjabi n’ebikozesebwa eby’obwereere ne balabulwa okukomya okusirikiranga endwadde. Obujjanjabi buno bwabasakiddwa omubaka wa Nakawa East mu palamenti , Ronald...
Bamisona w’amasomero ga gavumenti aga siniya,Sam Kuloba asabye abakulira amasomero gano okwewala okukyusa ebigendererwa bya gavumenti mu kuzimba . Agamba nti amasomero...
Abaasimba emmwanyi mu bitundu bya Uganda ebyenjawulo baasemberedde amakungula, olw’enkuba etonnya mu kiseera kino. Zino emmwwanyi ezittuludde obulungi tuzisanze ku Kyalo Kyakwerebera...
Poliisi mu Kampala ekutte n’eggalira omukazi agambibwa okusalako bba ebitundu bye eby’ekyama, oluvannyuma lw’okufuna obutakaanya. Omukazi akwatiddwa ye Joy Bira nga bba...
Omubiri gwa munnamawulire Edward Muhumuza eyafiiridde ku luguudo lwa Entebe Expressway guziikiddwa e Kyegegwa ku kyalo Kanyinya. Ng’omubiri gw’omugenzi tegunnatuuka Kyegegwa gwasooseddwa...
Francis Opupa 28 omutuuze w’e Kyebando nga akola gwa bukuumi ne kampuni ya Securiko eya Securex Security Company y’asimbidwa mu kkooti ya LDC...
Mu nnaku ttaano eziyise, aamaato ataano (5) gabbidde mu nnyanja eno okuliraana ekibuga ky’e Sfax, ng’obubenje buno bulese abantu 67 nga tebalabikako n’abalala mwenda...
Abasuubuzi beekengedde embeera y’okwekalakaasa eri e Kenya ne batandika okukendeeza emirimu gy’okusuubula gye babadde bakolerayo mu kiseera kino. Mu bamu ku basuubuzi...
Embeera y’omubaka Allan Ssewanyana ezzaamu amaanyi leero bw’alabiseeko mu kkooti e Kololo abadde atambula bulungi wadde ng’awenyeramu katono. Ono era abadde yeekutte...
Edward Muhumuza abadde munnamawulire wa NTV afiiridde mu kabenje akagudde e Mpala ku luguudo lwa Kampala Entebbe Express Way. Mu mmotoka abaddemu...