Amawulire

Eyali Minisita Okumu Ringa afudde!.

Eyali Minisita w’abakozi ba Gavumenti, Patrick Okumu Ringa afudde.

Ringa yafudde ku Lwokubiri mu maka ge e Naguru oluvannyuma lw’okumala emyaka etaano ku ndiri nga yasannyalala.

Minisita w’ensonga z’omu Bukiikakkono bwa Uganda, Grace Kwiyucwiny akakasizza okufa kwa Ringa, n’ategeeza nti batandise okukola ku nteekateeka z’okuziika ze banaalangirira oluvannyuma.

Ringa yali mubaka mu Palamenti owa’essaza lya Padyere County mu Disitulikiti y’e Nebbi okuva mu 2001-2006, kyokka n’awangulwa mu kalulu ka bonna aka 2006.

Kigambibwa nti Ring abwe baamuwangula, kyamunyiiza n’asaanyaawo nnayikondo ze yali akoledde abalonzi ng’agamba nti obutamuwa kalulu kwali kumulyamu lukwe ate nga yali abakoledde.

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });