Amawulire

 Poliisi ekutte abasawo bekinnansi babiri abateberezebwa okusima amalaalo.

 

Poliisi mu district ye Luuka ekutte abasawo bekinnansi babiri abateberezebwa okusima amalaalo nebaggyamu ebisigalira by’omufu.

Abatemeza mu kaduukulu ka poliisi e Luuka kwekuli Bulayimu Bateesa ne Mudoola Gerald nga batuuze ku kyalo Namadope e Luuka.

Omwogezi wa poliisi mu kitundu ekya Busoga North Asp Kasadha Mike agambye nti abaasimye amalaalo n’ebaggyamu omufu, bamututteko ekitundu ekya waggulu, ekiwuduwudu ekya wansi nebakireka ku ngulu.

Kasadha agamba nti beyambisizza mbwa mukongalusu, ebatutte butereevu ku ssabo lya Bateesa Bulayimu.

Kasadha alabudde abagufudde omuze okutetaaganyanga eddembe lyabafu mu kitundu ekyo okukikomya bunnanbiro.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });