Mmisa y’okusabira omwoyo gw’eyali omuyimbi w’ennyimba z’omukwano nnakinku, Moses Radio Ssekibogo mu maka ga maama we Jane Kasuubo ekulembeddwamu Rev. Fr. Francis...
Enfa ya kkansala Henry Kasirye Kavuma owa Civic Center ku lukiiko lwa Kampala Central erese aba NRM nga banyogoze. Kasirye Kavuma abadde...
Omusuubuzi w’ennyama agambibwa okulyazaamanya munne gwe bakola omulimu gumu kkiro z’ennyama y’embizzi 15 ng’amusuubizza okumuwa emitwalo 18 avunaaniddwa gwa bubbi, kkooti emusindise...
Bannakibiina kya NUP 32 abamaze ku alimanda emyaka 2, basabye omulamuzi wa kooti y’amagye e Makindye abasalire mu kifo ky’okubaleeta mu kooti...
Last Saturday was a moment to remember for Masaka Fortebet punters who took part in the monthly Fortebet-Alex Muhangi soccer tour. As...
Abasirikale ba police 94 bongedde okubangulwa mu technology akwata ku mafuta, oil n’ebirala ebikozesebwa mu mmotoka n’ebidduka ebirala, okwanganga abantu abeyongedde okubicupula...
Akakiiko akavunaanyizibwa ku by’enjigiriza mu matendekero aga waggulu, National Council for Higher Education kakkiriza era nekawa Muteesa I Royal University Charter egikkiriza...
Olukiiko lwa Lord Mayor wa Kampala lwagala enkola ya UPE egyibwe mu Kibuga Kampala, government bweba tesobola kuweza buwumbi 100 obuweebwa KCCA...
Okwokya Amanda entakera,abatema emiti okufumba obuloddo,wamu n’abasalamala abasala emiti okufuna embaawo nebirala byebimu kubinokoddwayo ng’ebisinze okuleeta ekyeya mu Ggombolola ye Ssekanyonyi mu...
Makanika eyafudde ekibwatukila ekintu bwe kyamukutte mu kifuba alese aba famire n’emikwano mu kiyongobero.Alaan Ggita 32, abadde makanika w’emmotoka e Wndegeya ng’abadde...