Amawulire

Omusajja eyasibidde mukazi we mu nju ku lunaku lw’abaagalana,anonyezzebwa.

Abakulembeze ba LC 1 e Ganda mu gombolola ya Wakiso Mumyuka bali ku muyiggo gw’omusajja eyasiwuuse empisa n’akkakkana ku mukyalawe ku lunaku lw’abaagalana n’amusibira mu nju n’ebisumuluzo n’agenda nabyo.

Awenjezebwa ye Asiimwe Kenneth nga kigambibwa nti akawungeezi k’eggulo yasibidde mukyalawe Guma Oshabe Ingrid n’Omwana waabwe owemyezi etaano mu nju, ng’amulanga kulwawo kumujjulira ekyeggulo.

Atwala ebyokwerinda ku kyalo Ganda LC 1 Muyimbwa Christopher, agambye nti Asiimwe amaze akaseera ng’atulugunya omukyala ono, n’akubiriza abaami bonna okulwanyisa obutabanguko mu maka.

Tumushabe Ingrid mu kwogerako ne CBS, agambye nti omwamiwe amaze ekiseera ekiwerako ng’amutuntuza, kwekusaba afune obwenkanya mu mateeka.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });