Omusirikale w’eggye lya UPDF, ali ku ddaala lya Major, Vincent Byaruhanga ng’ono akola wansi we kitongole kya Engineering bridge e Kitega Lugazi...
Abavubuka abagambibwa okubeera mu kabinja k’ababbi battiddwa abatuuze b’e Masanafu mu gombololola ye Lubaga, oluvannyuma lw’okubasangiriza nga bamenye edduuka lya mutuuze munnabwe....
Muzzukulu wa Muteesaasira era Nnalulungi w’ebyobulambuzi mu Buganda ne Uganda Nabulya Sydney Kavuma asabye government okussaawo omutemwa gw’ensimbi, okukwatizaako bannauganda abalina ebitone...
Ssentebe w’abagoba ba bodaboda mu muluka gw’e Luzira, John Kayondo awanjagidde gavumenti okwongera amaanyi mu kulondoola abagoba ba bodaboda. Ategeezezza nti ono...
Abalumbaganyi abatanategerekeka balumbye ekkolero lya sukaali erya Luzinga sugar factory mu gombolola ye Wankole e Kamuli, banyaze obukadde bwe nsimbi obusukka mu...
Sacco eziwerera ddala 6051 okwetoloola eggwanga lyonna zezaakawebwa ensimbi z’okwekulaakulanya, mu nteekateeka ya government eya parish Development Model, zaakawebwa obuwumbi bwa shs...
Police mu district ye Madi –Okolo etandise okunoonyereza ku ngeri ab’Oluganda babiri gyebaagudde mu R.Nile nebafiiramu. Widonga Samuel owemyaka 32, ne Pirwoth...
Poliisi ye Nakulabye mu Kampala ewanyisiganyiza amasasi n’Abalumbaganyi ababadde bagezaako okugirumba nga kigambibwa babadde baagala kubba mmundu. Ebiriwo biraga nti bano balumbye...
Katikkiro Charles Peter Mayiga ategeezezza nti Buganda okugenda ku ntikko ebitali bya ng’ombo balina okusooka okutegeera obwetaavu obuliwo okusobola okutuukiriza ekiruubirirwa kino....
Abantu 5 bonna nga bamunju emu basirikkidde mu nabbambula w’omuliro akutte enju yabwe, mu Yoka Zone e Namuwongo mu Gombolola ye Makindye...