Dr. Paul Kawanga Ssemogerere yazaalibwa nga 11 February,1932 ku kyalo Bumaanyi Kalangala mu bizinga bye Ssese. Yasomera mu St. Henry’s College Kitovu,...
Olunaku olwa leero abayizi aba S6 batandise ebibuuzo byabwe ebyakamalirizo, ebya Uganda Advanced Certificate of Education n’omulanga eri abayizi okwewala okwenyigira mu...
Poliisi y’eggwanga eraze engeri Abakwatammundu gyebalumbye abakuuma ku mulyango abajaasi eggulo ku Lwokuna nebatta omu ku bakuumi awamu n’emmundu 2 nnamba e...
Ekibiina Kya NUP kikungubagidde eyaliko ssenkagale wa Dp Dr.Paul Kawanga Ssemogerere. Bagamba nti abadde musajja alemera ku mazima era agafiriddeko. NUP egamba...
Eyaliko president wa Democratic Party Dr.Paul Kawanga Ssemwogerere avudde mu bulamu bwensi eno. Dr. Paul Kawanga Ssemogerere afiiridde ku myaka egy’obukulu 90....
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alonze abalamuzi basatu batuule mu kkooti ensukkulumu okusobola okukendeeza ku bbula ly’ Abalamuzi ekivaako emisango okukandaalira. Okusinziira ku...
Abasawo abakyagezesebwa abegattira mu kibiina kyabwe ki Federation of Uganda Medical Interns, (FUMI),bayimirizza akeddiimo kabwe akamaze ennaku 10. Abasawo bano baali bateeka...
Okusika omugwa kweyongedde mu kibiina ekirwanirira eddembe ly’abakozi ekya National Organisation of Trade Unions [NÓTU], ssentebe w’ekibiina kino Usher Wilson Owere asazeewo...
Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, akaangudde ku doboozi n’alabula banna Kampala abagufudde omuze okunyoomola ebiragiro by’okulwanyisa Ebola, n’agamba nti bwebeteddako boolekedde...
Abamu ku babaka ba Palamenti batadde Ssaabawolereza w’eggwanga Kiryowa Kiwanuka ku nninga nga baagala yeetondere eggwanga olw’okusaagira mu bulamu bwa bannansi awamu...
Recent Comments