Abazadde bakubiriziddwa okufuba okukuliza abaana mu kukkiriza Katonda, empisa, ennono n’obuwangwa bwabwe wadde Bali ku mmawanga Okukubiriza kuno kukoleddwa Ssabadiikoni w’eLugazi Ven.Can.Edward...
Omuzira wa Buganda omukadde Angellina Nnabakooza owe Mawogola afiridde mu maka ge mukiro ekikeesezza Olwokuna ng’ono abadde wa myaka 103 Nnabakooza y’omu...
Omulabirizi wa Central Buganda eyawumula Jackson Matovu asabye abakristaayo okuzimbira abaweereza ennyumba ku Kkanisa zaabwe kibasobozese okusinziira awo okubunyisa enjiri ya Kristo...
Minisita w’ebyobulamu, Jane Ruth Aceng ategeezezza nti sampolo eyaggyiddwa ku mulwadde e Kasangati nga ateeberezebwa okubaamu Ebola kizuuliddwa nti ono teyasangiddwamu kirwadde...
Poliisi e Wakiso ekutte basajja baayo babiri nebaggalira olw’okukuba omukazi amasasi bwebabadde mu kikwekweto. Abakwate kuliko Erisa Muhumuza ne Evelyn Akello nga...
Joy, excitement, jubilations, anger and a million gifts gave a true definition of the Fortebet-Alex Muhangi soccer tour, that blew up punters wild. All...
Katikkiro Charles Peter Mayiga alabudde abazadde bulijjo okwewala obusungu obwetumbiizi nga bagunjula abaana ku nsonga ez’omugaso. Okwogera bino, Katikkiro Mayiga abadde atikkula...
Omulabirizi Ssebaggala asabye bana Uganda okuvangaayo okusiima ebimu ku bintu Gavument bye bakoledde mubitundu byabwe n’asiima Minister Lugolobi olw’okukolera ekitundu kye n’amusaba...
Obwakabaka bwa Buganda butegeezezza nti bwetegefu okulagana ne gavumenti awamu ne bannamikago abalala okusobola okuteekawo enteekateeka okusobola okuwa abavubuka emirimu. Akulira bboodi...
Minisita wa Buganda avunaanyizibwa ku nsonga z’Olukiiko, Kkabineeti era omwogezi w’ Obwakabaka Owek. Noah Kiyimba asabye abayizi okusitukiramu beegatte ku lutalo lw’okulwanyisa...
Recent Comments