Amawulire

Minisita Muyingo asabye abazadde okukuza obulungi abaana.

Minisita omubeezi ow’ebyenjigiriza ebyawaggulu,JC Muyingo abuuliridde abazadde okukuza obulungi abaana kubanga ne bwe baba bavudde mu nsi omukululo gusigalawo.Bino Minisita Muyingo yabyogeredde mu kuziika abadde omuwanika w’olukiiko lw’abakadde mu ggwanga Claudia Kamya e Nakifuma.

Muyingo y’omu ku bikonge ebyabaddewo mu kuziika nga Pulezidenti yakiikiriddwa minisita omubeezi owa bakadde Dominic Mafabi Gidudu.

Muyingo yatenderezza omugenzi olw’okukuza abaana obulungi ate n’abasomesa nga mu kiseera kino bali mu bifo ebyobuvunaanyizibwa.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });