Nnaabagereka Sylvia Nagginda asisinkanye omubaka w’ Amerika mu Uganda, Natalie Brown nebabaako ensonga enkulu zebateesaako. Ensisinkano eno yabadde mu Bulange e Mmengo...
Abantu ba Kabaka e Butambala basabiddwa okwettanira okugaba omusaayi bulijjo bataase abagwetaaga kuba guno tegulina kkolero. Okusaba kuno kwakoleddwa Vicar wa Lutikko...
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atenderezza Gen Elly Tumwine olw’okwagala ensi ye nga kino yakiraga bweyeetaba obutereevu mu lutalo lw’okununula eggwanga natabukira abo...
Akulira ekisinde ki People’s Front for Transition (PFT), Dr Kizza Besigye akungubagidde Gen Elly Tumwine eyafudde wiiki ewedde era nabasaba bannayuganda obutamusalira...
Twewale okuyita munsi nga tewali kalungi ke balitwogerako oba okutujjukirako. Leero tuli wano twebaza Katonda n’okujjukira ebirungi bye yakozesa mukadde waffe ono....
Eyaliko Minisita w’obutebenkenvu n’ebyokwerinda era munnansiko, Gen Elly Tumwine afiiridde mu ddwaliro lya Aga Khan e Nairobi ku myaka 68. Gen Tumwine...
Akulira ekibiina ki National Unity Platform (NUP), Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine atabukidde gavumenti awamu n’ebitongole by’ ebyokwerinda olw’okusanyaawo bizineensi...
Raila Odinga yagaanye eby’okulagirira William Ruto ng’omuwanguzi w’ akalulu ka 2022 nakakasa nga bw’ agenda mu kkooti. Bweyabadde ayogerako eri bannamawulire ku...
Kitaawe ye Daniel Cheruiyot ne Nnyina Sarah Cheruiyot eyalabiseeko mu kulangira mutabani we ku buwanguzi ku mande. Akakiiko kebyokulonda mu ggwanga lya...
Omubaka omukyala owa disitulikiti ye Tororo, Sarah Opendi aliko ekiteeso kyaleeta mu Palamenti nga ayagala ebisaanyizo by’abantu abeesimbawo ku bwapulezidenti birinyisibwe okuva...
Recent Comments