Ssentebe wa LC5 e Mbale,Muhammad Mafabi agabye omumyuka we Tony Wamagale nga kigambibwa nti kivudde ku butakkaanya bwe baludde nga balimu naye...
Embeera ku kitebe kya NUP e Kamwokya ebadde ya bunkenke nga baaniriza ebikonge okuva mu bibiina ebirala okuli DP, NRM ne FDC...
Olwaleero, Minisitule y’ebyensimbi lw’egenda okusoma embalirira y’omwaka gw’ebyensimbi ogwa 2023/24. Embalirira eno yayisibwa dda Palamenti nga ya buwumbi 52,730 nga Minisita w’ebyensimbi...
Munnamateeka Dan Wandera Ogalo ,awadde oludda oluvuganya government amagezi nti ezimu ku nnongosereza zeruba lusaako essira, kwekukendeeza omuwendo gw’ababaka ba parliament. Agambye...
Ababaka be’kibiina kya NRM bayitiddwa mu lusirika olwenjawulo e Kyankwanzi. Ensonga ezigenda okwogerwako tezinalambululwa. Ensisinkano eno yakubeerawo okuva ng’ennaku z’omwezi 27 omwezi...
Omulamuzi Jane Kajuga owa kkooti enkulu ewozesa abalyake n’abakenuzi e Kololo awadde olwa May 25,2023 okutandika okuwulira obujulizi mu misango egivunaanibwa minisita...
Omuubaka omukyala owa Kasanda Flavia Kalule Nabagabe yavudde ku mudaala gw’abanoonya n’abakyali nokubusabusa bwe yayanjudde mwanqa munne mu maka g’abakadde be ku...
Minisita we by’e nsimbi Matia Kasaija naye azizzaayo agamu ku mabaati geyatwala agaalina okutwalibwa mu bitundu bye Karamoja. Omukungu okuva mu...
Omubaka akiikirira essaza lya Mukono South, Fred Kayondo kyaddaaki awangudde omusango gw’ebyokulonda ogubadde gumuvunaanibwa omu ku banne bwe bavuganya ekifo kino, Wilson...
Ababaka ba parliament owa Makindye West Allan Ssewanyana n’owa Kawempe North Ssegirinya Muhammed bakukulumidde bannabwe ku ludda oluvuganya gavumenti ababakudaalira nti okusibwa...
Recent Comments