Omwana omuwala ow’emyezi 3 azikiridde mu nabbambula w’omuliro akutte ennyumba mwabadde yebasiddwa. Enjega eno egudde ku kyalo Ddongwa mu muluka gwe Nakaseeta...
Poliisi e Lugazi mu district y’eBuikwe ekutte abantu 6, kuliko 5 babadde beyita basirikale ab’eggye lya UPDF erya Reserve Force. Babadde bagumbye...
Munnansi wa China Wang Libao Jack wa myaka 36, akaligiddwa mu nkomyo yebakeyo emyaka 3, asingisiddwa gwakuddira sente za mukamawe n’azizannyamu zzaala....
Akakiiko k’ebyokulonda kasuubira okukozesa omugatte gwa shs1.38 trillion mu kutegeka okulonda kwa bonna okujja mu 2026. Bino byogeddwa ssaabawandiisi w’akakiiko kano,...
Emirambo 20 gizuuliddwa, 9 banunuddwa ku bantu 34 abagambibwa okuba nti bebabadde basaabalira ku lyato erikubiddwa ejjeengo ku nnyanja Nalubaale. Police...
Akakiiko akavunaanyizibwa ku by’okulonda aka Uganda Electoral Commission kafulumizza enteekateeka z’okulonda okwa 2026, kwakubaawo okuva nga Monday 12 January 2026 , okutuuka...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naakola enkyukakyuka mu baminisita be awamu n’Olukiiko olufuzi olw’ekitongole ki Buganda Land Board (BLB). Enkyukakyuka...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II akangudde ku ddoobozi ku nsonga enkulu ezigenda mu maaso mu ggwanga. Ng’asinzira mu Lubiri e...
Poliisi ezinzeeko ennyumba e Bwebajja mu Estate ya Akright n’enunula abawala 131 ababadde bakuumirwamu n’ekigendererwa eky’okutwalibwa ku kyeyo mu mawanga ga Buwarabu...
Omukulembeze weggwanga YK Museveni asuubirwa okutongoza enteekateeka y’ekibiina ky’amawanga amagatte ng’essira eriteeka ku bavubuka mu kukuza olunaku lw’abavubuka mu Ggwanga mu Disitulikiti...
Recent Comments