Amawulire

Entalo mu FDC buli lukya lweyongera.

 

Ekibiina kye byobufuzi ekya forum for democratic change party kiri mu masanganzira oluvanyuma lwábakungu békibiina okutegeka tabamiruka wékibiina kino wamirundi ebiri mu budde bwebumu.

Kino kidiridde Ssentebe wékibiina kino, Wasswa Birigwa okuyita htabamiruma mu mwezi ogwo 9 songa ne ssentebe wákakiiko kébyókulonda mu FDC, Boniface Tuterebuka yayise tabamiruka agenda okubaawo mu mwezi gwe 10 omwaka guno.

Tabamiruka ono yenna yetaaga ensimbi eziwera okusobola okutuuza abakungu békibiina abasoba mu 1400

Kati mu kwogerako ne bannamawulire ku kitebe kyékibiina e Najjanankumbi mu kampala, amyuka omwogezi wékibiina, John Kikonyogo, agambye nti tabamiruka gwamanyi yooyo agenda okubaawo nga 6th October.

Ono agambye nti Birigwa teyabategezako ngékibiina kutabamiruka owuwe gwategese era nga ekibiina si kyakumutekamu sente.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });