Amawulire

Eyabba ebintu bya muganzi we n’adduka Poliisi emukutte .

Omukazi agambibwa okubba ebintu bya muganzi we n’addukira e Mukono poliisi emukutte n’ategeeza nti, muganzi we alina omuze gw’okuganza abawala abalina ssente bwe zibaggwaako ng’abakyawa naye kwe yasinziira okutwala ebintu bye azzeewo ku ze yamulyako.

Mariam Nakungu 24, yakwatiddwa poliisi y’oku Kaleerwe oluvannyuma lwa Ronald Kashemerwa okumuloopa nti, yasiba ebintu ebibalirirwamu obukadde buna okwali n’ebya muggyawe.

Omusango guli ku poliisi y’oku Kaleerwe ku ffayiro nnamba SD Ref 11/19/05/2023. Baali babeera Kyebando mu Nsooba mu Munisipaali y’e Kawempe n’addukira ku kyalo Ndese e Kasawo mu disitulikiti y’e Mukono.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });