Ebyobufuzi

Kkooti ewadde omuwaabi wa gavumenti nsalesale ku bujjulizi obuluma Ssegirinya ne Ssawanyana ku bijambiya

Kkooti ewadde omuwaabi wa gavumenti nsalesale ku bujjulizi obuluma Ssegirinya ne Ssawanyana ku bijambiya

Omulamuzi wa kkooti e Masaka awade omuwabi wa gavumenti nsalesale aleete  obujjulizi obuluma ababaka okuli Allan Ssewanyana owa Makindye West ne Muhammad Ssegirinya owa Kawempe North ku nsonga ezabakwasa ku bijambiya e Masaka  mu lutuula oluddako kibasobozese okusindikibwa mu kkoti enkulu batandike okwewozaako

Omulamuzi Christine Natenge asinzidde mu lutuula lwa kkooti okuwukira omusango oguvunanibwa Segirinya ne Ssewanya oubujilir ab’ebinjambiya ebyali mu bitundu by’e Masaka nalagira omuwaabi wa gavumenti  Richard Birivumbuka aleete omujjulizi ate era bakole kunsonga eziluma abasibe omuli okubajanjaba  enddwadde ezibaluma, om7kamuzi okwogera bino  kidiridde omuwabi wa gavumenti Richard Birivumbuka okutegeeza nga bwebakyanonyerezza  bujjulizi obuluma ekitabudde omukamuzi natabuka nawansalesale wa wiiki bbiri nga baleese obujjulizi bwonna.

omulamuzi ayongeddeko ayagala abakulira ekkomera ly’e Kigo baddemu bakirize abenganda zabasibe baddemu okukirizibwa okulaba ku basibe babwe bagyewo obukwakulizo bwonna obwaterebwawo obuziyizza abantu okulambula ku babaka bano.

Puliida wabawabirwa Shamim Malende ategezezza nti bewuunya okulaba nga gavumenti ekyalemereddwa okuleeta obujjulizi obuluma ababaka nasaba  kkooti eyimbule abasibe kubanga tewali bujjulizi butuufu bubaluma badde awaka bafune obujanjabi.

Nga basinziira ku mukutu gwa zoomu munkkomera e Kigo Ssgirinya ne Ssewanya bategezezza kkkooti nti bagala bayimbulwe kubanga balina abangi bebali balabilira bebazaala nebabaali bayambako okusomesa naye bonna tebakyasoma  olw’okuba nti abaali babayamba  bali mu kkomera ku misango gyebatategeera noolwekyo wadde okusoma kwaatandika naye abaana bano tebadangayo ku masomero.

Ssegirinya agambye nti emnbeera y’obbulamubwe ekyalimbi kubanga webasembedde okumukebera nga puleeesa yeyongedde okulinya okulinya , Ssewanyana naye alajana alumizibwa mu kifuba  n’abakwatte bano bagale batebwe bagende bafune obujanjabi.

Bano bazeemu okwekubira omukangaberi kkooti nga bwebakyatulugunyizibwa abaserikale mu makomera  ekintu ekibamazeeko emirembe.

Abamu kubakola bintu Ssegirinya omubaka wa Kawempe North byeyali atekamu ssente omuli eddwaliro  , akabokosi akamanyiddwa nga Segi Box amwali mutekebwa ssente okuyambako abakyala abakola emirimu emitonotono byonna byazingama kati aabali beyambisa ebintu bino bali mu kukaaba olw’okubulwa obuyambi nga bwebali bafuna, eddwaliro terikyamu bikozesa ate nnemmotoka ya Ambyulensi eyali eyobwerere kati yafuuka

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });