Ebyobufuzi

Kusoomozebwaki Anita Among Kwayolekedde?

Olwokutano lwa sabiti ewedde ababaka ba palament balonze omukubiriza wayo okudda mu bigere byo’ mugenzi Rt Jacob Lakoli Olanyah eyaffira mu ggwanga lya America ku Sunday ya sabiti ewedde, okusinzira ku ssemateeka w’eggwanga akawayiro 82 kalambika nti tewabewo mulimu gwona gukolebwa palament ng’ omubiriza wayo taliwo.

Ekibina ekiri mu buyinza ki NATINAL RESISTANCE MOVEMENT  kyasimbyewo abaddde omumyuka w’ Olanyah Rt Hon Sipiika kati Anita Annet Among nawangula n’ obululu 401 Asuman Basalirwa eyasimbiddwawo ab’ oludda oluwabula gavument  nafuna obululu 66.

BIKI EBYAYAMBYE AMONGO OKUWANGULA?

Joseph ssabiti ono nga munamawulire akola mu office ya ssaabaminiter ategezeza nga Anita Among okuwagirwa abantu b’ engulu ekitundu Olanyah gyazalwa kyabadde kyankizo..okusooka ababaka okuli minister w’ ebyobulamu Dr Jane Ruth Acheng omubaka lilian Alber okuva mukalulu nebadda emabega wa Among kyabadde kyankizo mu kalulu kano.

Ekibina kya NRM okumuwandako eddusu, ekibiina ki NRM okuwandako eddusu naddala mubifo nga kino oba omaze okuwangula akalulu olwenamba yababaka guekirina mu palamenti.

Amongo ekiseera eky’ emyezi 9 gyatudemu nga olanyaha taliwo akoze bulungi ,sipiika awuliriza alina omukwano eri ababaka.

OKUSOOMOZEBWA KWAYOLEKEDDE.

Okusinzira ku Hon’ Dan Kimosho akikirira abantu b’ekazo County  Agamba nti Anita Among ayolekedde olusozi gambalagala okuggata banauganda  abeyawudde yawuddemu nga b’ esigama ku mawanga  n’ ebitundu gyebava .

Okuyisa ebiteeso ebikakali , kigambibwa nti mu palamenti eye 10 eyali ekubirizibwa Rt hon Rebbeca Kadaga akaseera akazibu yaddukangawo nalekawo mumyukawe anyah nakafiramu gamba nga ku TOGIKWATAKO, mukisanjja kino waliwo amabago agasubirwa ng’ okukyusa mu ssemateeka w’ eggwanga president alondebwe palament wano ensi emutunulidde okulaba oba naye anakibukamu nakirekera Tayebwa.

Lwaki opozisoni ekyavumbera?

Omubaka wa mukono South muna Dp Fred Kayondo agamba nti nga abali kuluda oluvuganya tebanakomya kwerumaluma nakwerowoza bokka , okwerwanyisa  nokwesongamu ennwe tewaja kubawo kikyuka.

Kayonda agamba nti kyenyamiza nemunkiiko eziteekateeka aba opozisoni okusimbawo omuntu bangi tebalabikawo era tekyewunyisiza ne mukulonda obululu bwevedde.

Ono alazze okwenyamira bwategezeza nga abamulwanyisa okugya mu palamenti bwebali aba opozisoni

Ono ategezeza nti akalulu kobwa sipiika bwa palamenti kawangulwa ababaka lwebalonddwa , “bwetunaba kino tetunakitegera tukyasotokera busa” bwatyo bweyategezeza

Bya Patrick kiwalababye

Nnabe ki avvumbeza opozisoni?

Olwokutano lwa sabiti ewedde ababaka ba palament balonze omukubiriza wayo okudda mu bigere byo’ mugenzi Rt Jacob Lakoli Olanyah eyaffira mu ggwanga lya America ku Sunday ya sabiti ewedde, okusinzira ku ssemateeka w’eggwanga akawayiro 82 kalambika nti tewabewo mulimu gwona gukolebwa palament ng’ omubiriza wayo taliwo.

Ekibina ekiri mu buyinza ki NATINAL RESISTANCE MOVEMENT  kyasimbyewo abaddde omumyuka w’ Olanyah Rt Hon Sipiika kati Anita Annet Among nawangula n’ obululu 401 Asuman Basalirwa eyasimbiddwawo ab’ oludda oluwabula gavument  nafuna obululu 66.

BIKI EBYAYAMBYE AMONGO OKUWANGULA?

Joseph ssabiti ono nga munamawulire akola mu office ya ssaabaminiter ategezeza nga Among okuwagirwa abantu b’ engulu ekitundu Olanyah gyazalwa kyabadde kyankizo..okusooka ababaka okuli minister w’ ebyobulamu Dr Jane Ruth Acheng omubaka lilian Alber okuva mukalulu nebadda emabega wa Among kyabadde kyankizo mu kalulu kano.

Ekibina kya NRM okumuwandako eddusu, ekibiina ki NRM okuwandako eddusu naddala mubifo nga kino oba omaze okuwangula akalulu olwenamba yababaka guekirina mu palamenti.

Amongo ekiseera eky’ emyezi 9 gyatudemu nga olanyaha taliwo akoze bulungi ,sipiika awuliriza alina omukwano eri ababaka.

OKUSOOMOZEBWA KWAYOLEKEDDE.

Okusinzira ku Hon’ Dan Kimosho akikirira abantu b’ekazo County  Agamba nti Anita Among ayolekedde olusozi gambalagala okuggata banauganda  abeyawudde yawuddemu nga b’ esigama ku mawanga  n’ ebitundu gyebava .

Okuyisa ebiteeso ebikakali , kigambibwa nti mu palamenti eye 10 eyali ekubirizibwa Rt hon Rebbeca Kadaga akaseera akazibu yaddukangawo nalekawo mumyukawe anyah nakafiramu gamba nga ku TOGIKWATAKO, mukisanjja kino waliwo amabago agasubirwa ng’ okukyusa mu ssemateeka w’ eggwanga president alondebwe palament wano ensi emutunulidde okulaba oba naye anakibukamu nakirekera Tayebwa.

Lwaki opozisoni ekyavumbera?

Omubaka wa mukono South muna Dp Fred Kayondo agamba nti nga abali kuluda oluvuganya tebanakomya kwerumaluma nakwerowoza bokka , okwerwanyisa  nokwesongamu ennwe tewaja kubawo kikyuka.

Kayonda agamba nti kyenyamiza nemunkiiko eziteekateeka aba opozisoni okusimbawo omuntu bangi tebalabikawo era tekyewunyisiza ne mukulonda obululu bwevedde.

Ono alazze okwenyamira bwategezeza nga abamulwanyisa okugya mu palamenti bwebali aba opozisoni

Ono ategezeza nti akalulu kobwa sipiika bwa palamenti kawangulwa ababaka lwebalonddwa , “bwetunaba kino tetunakitegera tukyasotokera busa” bwatyo bweyategezeza.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top