Amawulire

Makanika agambibwa okubbba emipiira gy’emmotoka asindikiddwa e Luzira.

Makanika agambibwa okubba emipiira gy’emmotoka ena nga gibalirirwamu obukadde 9  n’emitwalo 60 kkooti emusindise ku limanda e Luzira okutuusa nga March 23, 2023 omusango gutandike okuwulirwa.

Ronnie Namanya 27, amanyiddwa nga Kafeero ng’abeera mu Kigagga zzooni e Nateete y’asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi Amon Mugezi owa kkooti ya Nateete Rubaga e Mengo n’amusomera ogw’okubba ku kidduka ekitakkirizibwa mu mateeka.

Kigambibwa nti nga February 15, 2023, mu ppaaka y’e Nateete mu Lubaga,  Namanya yabba emipiira gy’e mmotoka  ena ne Liimu bbiri nga byali bya kkampuni ya Shaka ltd.

Omusango yagwegaanyi naye olw’okuba abamweyimirira baabuze omulamuzi Mugezi yamusindise agira abeerako e Luzira okutuusa omusango lwe gunaatandika okuwulirwa.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });