Amawulire

Abasawo b’ekinnansi basabiddwa okuwagira Gavumenti eyaleeta emirembe.

Akulira abasawo b’ekinnansi abeegattira mu kibiina kya Nakazadde Uganda N’eddagala Lyayo nga ye ssentebe w’akakiiko k’ebyobuwanga mu Bwakyabazinga bwa Busoga, Patrick Mudhungu (Uncle Samona), asabye abasawo b’ekinnansi okuwagira Gavumenti kubanga ebawadde emirembe.

Bino yabyogedde mu kwaniriza omwaka gwa 2023, mu maka ga Ssaababonesebwa w’abasawo b’ekinnansi, Kabona Kazibwe Lubanga e Ssesanga mu muluka gw’e Masuliita mu disitulikiti y’e Wakiso. Mudhungu agamba nti yeewuunya okulaba ng’abasawo b’ekinnansi balwanyisa gavument ng’ate ebawadde emirembe n’abalabula obuteenyigira mu byabufuzi kubanga tebigenda kubayamba

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });