Amawulire

Obululu bw’empaka za Pepsi University Football League season ya 2023 bukwatiddwa.

University zino zeyongeddeko obungi okuva ku University 22 ezetaba mu mpaka ezasembayo, nga ku mulundi guno kweyongeddeko ISBAT University ne Kampala International University.

Empaka zino zigenda kubeera za mulundi gwa 11 nga zitegekebwa okuva lwe zatandika mu 2012.

Ttiimu zonna 24 zisengekeddwa mu bibinja 6 nga buli kibinja kiteereddwamu ttiimu 4.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top