Amawulire

Olutalo lw’abayimbi okwegata luyingiddemu okulwanira abakazi.

UMA ya Cindy tesobola kwegatta ku Kenzo , talina mpisa.

Ye Geoffrey Enkogot ng’ono y’akulira eby’emirimu mu UMA.

Ategeezezza nga bwe batasobola kwegatta kibiina kya Eddie Kenzo olw’okubayisaamu amaaso n’okwagala okubatwalira mu nkwawa ze ng’obwana bwe.

Ono agamba nti baaswadde nnyo mu lukiiko lwe baabadde n’aba Kenzo e Mutundwe wabula n’abafuula ekitagasa , bwe yabakudaalidde nti ye asobola okuwandiisa Federation wadde ffe nga tetuliiko ate nga ffe nga UMA twali tusaba Kenzo bw’aba ayagala tumwegatteko , alina okutuwa ebifo kye yakkiriza.

Era n’gamba nti asobola okutuwaayo ebifo bibiri bwetuba tetubyagala nga tubireka kuba Federation esobola okubaawo nga UMA teriimu era awo ensasagge we yavudde ne tuva mu lukiiko nga  tetukkaanyizza.

Ono agamba entegeera ya Kenzo ntono nga bwe babeera ba kuddamu okumusisinkana , balina okufunna VJ Jjingo amunyonyole ategeere  bulungi kye twali tumunyonyola.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });