Amawulire

Omukazi agambibwa okusalako bba ebitundu bye eby’ekyama,akwatiddwa.

Poliisi mu Kampala  ekutte n’eggalira omukazi agambibwa okusalako bba ebitundu bye eby’ekyama, oluvannyuma lw’okufuna obutakaanya.

Omukazi akwatiddwa ye Joy Bira nga bba gweyasaze ye Baluku Johnson abatuuze be Nabisaalu Wasswa Zone mu gombolola ye Makindye.

Omwogezi wa police mu Kampala n’emiriraano Luke Oweyesigire ategezezza nti byebaakazuula biraga nti ababiri bano baafunye obutakkaanya mu maka gabwe ku sunday ewedde nga 26 march,2023 ku ssaawa 4 ezokumakya, ekyaddiridde mukazi kubaka kambe naakeculako bba ebitundu ebyekyama.

Omusajja yakubye enduulu eyaleese abaddukirize bagenze okumutuukako ng’avaamu omusaayi mungi, naafa nga bamuddusa mu ddwaliro.

Luke Oweyisigire agambye nti omukazi bamukutte agenda kutwalibwa mu mbuga z’amateeka avunaanibwe ogw’okutwalira amateeka mu ngalo n’obutemu.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });