Amawulire

Omukozi eyatunze omwenge gwa mukama we, akwatidwa.

 

Joan Nassanga 25, mukozi wa bbaala ng’abeera Busega Kibumbiro mu Lubaga y’asindikiddwa ku Limanda e Luzira okutuusa nga July 3, 2023 atandike okwewozaako ku bigambibwa nti yabba omwenge mu bbaala.

Ono asimbiddwa mu kkooki ya Nateete Lubaga e Mengo omulamuzi Amon Mugezi n’amusomera omusango guno.

Kigambibwa nti nga May 1, 2023 mu kigwanya, Nassanga yabba eccupa za bbiya 60 ne ssaketi za Waragi musanvu ebyali ebya Suzan Namuyanja nannyini bbaala.

Omusango yagwegaanyi wabula olw’okuba teyabadde na bamweyimirira, omulamuzi Mugezi yamusindise mu kkomera gy’anaava atandike okuwerennemba n’ogw’okubba omwenge.

 

 

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });