Amawulire

Owa bodaboda  abadde ataasa omukuumi ne dereeva wa taxi akubiddwa amasasi .

 

Omukuumi wa kampuni y’obwannanyini akubye omugoba wa bodaboda amasasi agamulese nga ataawa n’addusibwa mu Ddwaliro.

Kyaseesa Ronald omukuumi ku sundiro lya mafuta erya City Oil ku Martin Road mu Kampala, y’agambibwa okukuba Mukulu Ronald amasasi agamulumizza.

Kigambibwa nti omukuumi ono afunye obutakaanya n’omugoba wa taxi ku ssundiro eryo, era mukavuvungano omugoba wa boda boda nagezaako okubataasa,  omukuumi kwekufulumya  amasasi agakubye omukono gw’owa bodaboda.

Okusinzira ku police Kyasesa akwatiddwa  akuumibwa ku police ya old Kampala.

Amyuka omwogezi wa police mu Kampala n’emiriraano Luke Oweyesigire asabye abakwata mundu okwewala embeera y’okufulumya amasasi nga bafunye obutakanya na bantu.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });