Abakugu mu byenfuna baasabye gavumenti okugenda empola enteekateeka z’okuteeka mu kkampuni ya Roko Constructions Company ensimbi eziwera obuwumbi 202 okugitaasa mu katuubagiro...
Bannakibiina ki National Unity Platform (NUP) banjulidde eggwanga ekifo kyebaguze nga wano webagenda okuzimba ekitebe kyabwe e Makerere – Kavule mu Divizoni...
Museveni akungubagidde eyali Pulezidenti wa Angola, Jose Eduard Dos Santos eyafudde ku Lwokutaano e Spain (Barcelona) ku myaka 79, n’amutendereza okuba omukulembeze...
Abantu 9 bebafiiridde mu kabenje ate abalala 5 nebafuna ebisago ebyamaanyi ku Lwomukaago e Luweero ku luguudo olubva e Kampala okudda e...
Ekibiina ekivuganya gavumenti ki National Unity Platform (NUP) kisazeewo okwegatta ne FDC basobole okuwangula ekibiina ki NRM mu kalulu k’ omubaka wa...
Katikkiro wa Buganda, Oweek. Charles Peter Mayiga, enkya ya leero atongozza olukiiko olugenda okuteekateeka emikolo egy’okujjukira Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda...
Bananayuganda baasabiddwa okwettanira obulimi n’obulunzi kibayambe okulaakulana n’okwegobako obwavu naddala nga balima emmwaanyi n’okuziriikiriza. Okusaba kuno kukoleddwa Minisita omubeezi Ow’ebyobulimi, Ow’ obusuubuzi ...
Ekibiina ekitaba abakulembeze ba gavumenti ez’ebitundu mu ggwanga ki Uganda Local Government Association (ULGA) batabukidde gavumenti ku musaala omutono gwebafuna nebategeeza nti...
Katikkiro Mayiga olutalo lw’okulwanyisa ekirwadde ki Mukenenya alwongeddemu amaanyi, ku lw’okubiri yabangudde abavubi n’abatuuze ku mwalo gwe Kachanga ku ngeri gyebasobola okwekuuma,...
Ekibiina ki Forum for Democratic Change(FDC) kyawadde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni amagezi okulonda Gavana wa bbanka enkulu bwaba ayagala embeera y’ebyenfuna okutereera kuba...