Minisita avunaanyizibwa ku bavubuka, ebyemizannyo n’Okwewummuza mu Buganda, Owek. Henry Ssekabembe Kiberu yatongozza obukiiko bubiri obugenda okuwulira okwemulugunya ku mpaka z’omupiira mu...
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yalagidde abasomesa ba Arts okudda mu bibiina basomese abaana b’eggwanga nga gavumenti bwekola ku nsonga zaabwe. Amagezi gano...
Abagenyi bangi ab’enjawulo abeetabye mu misinde gya Ssaabasajja Kabaka. Ebimu ku bifaananyi ebiraga engeri emisinde gye gyagenze mu maaso mu Lubiri lwa...
Beene yasiima naawa banna Rotary be Nansana awamu ne Munisipaali ye Nansana ettaka bazimbeko eddwaliro eriri ku mutendera gwa Health Centre IV...
Katikkiro Charles Peter Mayiga yategeezza nti Buganda yakukola omukago n’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kulondoola eddagala mu ggwanga ki National Drug Authority okwongera okuteereza...
Fortebet last Saturday donated 15 million Uganda shillings to the construction of a hospital in Hoima district. This money was handed over...
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asabye bannakibiina kye okuteeka ku bbali obutakkaanya bwebalina basobole okuwangula obululu obutegekeddwa. Bino Pulezidenti Museveni abyogeredde mu nsisinkano...
Kkooti ejulirwamu egobye okusaba okwassibwayo ababaka Muhammad Ssegirinya owa Kawempe North ne Allan Ssewanyana owa Makindye West, nga bawakanya ensala yómulamuzi wa...
Ku Mmande Juliana yalangiridde nga bw’ategese ekivvulu ku Serena Hotel mu Kampala nga August 15/2022. Kino kizze oluvannyuma lw’okumala ebbanga ly’amyaka ng’esatu...
Obwakabaka bwa Buganda bwakwongera okutumbula ebyenfuna bya bantu nga buyita mu bibiina by’obweggasi okusobola okubakulaakulanya n’okulwanyisa obwavu obubeesibyeeko. Bino byogeddwa Omuwanika wa...