Ssaabawolereza wa Buganda era minisita wa gavumenti ezebitundu Owek. Christopher Bwanika yakalaatidde abantu ba Kabaka okwongera okwenyigira n’okuwagira enteekateeka z’obwakabaka nga erimu...
Obwakabaka bwa Buganda bututte abamu ku bantu abaagala okubba ettaka ly’ eggombolola ya Ssaabawaali Kapeke eriwerako yiika 4 nnamba mu kkooti enkulu...
Omulabirizi w’e Namirembe eyawummula Bp Samuel Balagadde Ssekadde asiimye pulojekiti ez’enjawulo ezikoleddwa mu busumba bw’eKanyanya neyeebaza abakristaayo okukolera ewamu. Ssekadde yagambye nti...
Akulira ekibiina ki National Unity Platform , Robert Kyagulanyi Ssentamu alabudde abamu ku bantu abakozesa engoye z’ekibiina kyakulembera okukakanya ekitiibwa kya Nnamulondo...
Libadde ssanyu Jjerere nga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, ajaguza okuweza emyaka 67 mu Lubiri lw’ e Mmengo era asiimye naweebwa...
Katikkiro Charles Peter Mayiga yeebazizza emirimu egikoleddwa Ssaabasumba w’ Ekeresiya yaba Orthodox, Metropolitan Leronymos Muzeeyi olw’okutunda erinnya lya Uganda ebweru awamu n’okutumbula...
Abakulembeze mumulimo gwa Boda Boda okuva mu ggombolola ettaano ezikola ekibuga Kampala batutte Loodimmeeya wa Kampala, Salongo Erias Lukwago mu kkooti nga...
It was unbelievable winning happiness for one Fortebetor, a structural engineer from Kira, after hammering a breath-taking 125million. The most amazing bit...
Abasuubuzi abeegattira mu kibiina ki Kampala City Traders Association (KACITA), baalaajanidde gavumenti ebataase ku mabanja gebalina mu bbanka ez’enjawulo agabatuuse mu bulago...
Katikkiro Charles Peter Mayiga yasisinkanye abaami b’eggombolola z’Obwakabaka nga abasinga ku bbo bakyali baggya mu buweereza buno nabakuutira okunyweza obuyiiya n’obwerufu basobole...