Abasiraamu balabuddde aberabira Famire y’omugenzi Nuhu Muzaata Bate ate nga yakola nnyo okuzimba obusiiramu kyokka abamu bwebavaayo okuyimilira ne Famire ate balwanyisa...
NAKIFUMA Kyadaaki eddwaliro lya Kikube Health Centre II eritalina kaabuyonjo ku kyalo Kakuukuulu mu ggombolola y’e Kasawo lifunye alijuna. Omubaka wa Nakifuma,...
Emiwendo gy’ebintu egyekanamye ensangi zino buli muntu agirojja bubwe, bangi baffiriddwa emirimu eby’okukola babivako dda olwemiwenda kwebali basubulira okulinya nga ate abalala ...
Bya Drake Ssentongo KIBOGA Chrisitine Kaaya Nakimwero omubaka omukyala akiikirira disitulikiti y’e Kiboga mu paliyament abakyala baayo yabakozeemu omulimu ne batandikawo SACCO...
Ekibinja kya batuuze okuva ekatwadd’ekisangibwa mu divisoni ya Nyendo – Mukungwe bawanjagidde bamusiga nsimbi okuva mumawang’agenjawulo nokusingira ddala okuva mu United Kingdom...
SSentebe wa disitulikiti ye Lwengo Hajji Ibrahim Kitatta Al Malik akangudde kuddoobozi nawera okunyig’abakozi bekitongol’ekigaba emirimu ekisuse okusaba enguzi eri abo ababera...
Enkalu zeyongedde ku kifo ekibaddemu Omungezi Jacob Oulanyah mutabani we Andrew Ojok bwavuddeyo nakakasa nti mwetegefu okuvuganya mu kifo ekibaddemu kitaawe akutukirize...
Mukaseera nga banabitone bali mukeetalo ku ani kuluno agenda okufuuka omukulembeze w’ekibiina ekigata abayimbi ekya Uganda Musicians Association (UMA), embiranye yeyongedde wakati...
Omulabirizi w’obulabirizi bw’ e mukono kitaffe mu katonda James William Ssebaggala yasoomozeza abantu bakatonda okusiggala nga bwebabadde mu kiseera eky’ ekisibo, Ssebaggala ...
Waliwo enjogera egamba nti sente sikyamakulu nnyo eri abakyaala naye ate sente z’ebyona eri abakyala, omuyimbi Chosen Becky yavudeyo nalaliika bba amanyikiddwa...