Abakazi abeetunda ekintu baalitadde ku levo ndala okulaba nti bamansa ebintu mu basajja ate tebagoba ssente. Oluvanyuma lwokugyawo etteeka LY’OBWENZI bamalaaya bongedde...
Wiki gyetwakakuba emabega eggwanga erya Russia erikulemberwa Vladimir Putin lwaguddewo olutalo ssinzigu ku ggwanga lya Ukraine naye nga kino kitaataganyizannyo omuzannyo gw’omupiira...
Oluvanyuma lw’omulabirizi mukkani ya uganda lubogo okulabikirako mu bifo bya basamize n’e mikolo gyabassamize emirundi egiwerako nga nolukyasembyeyo yalabikako ku mukola gwabasamize ...
Muzeyi Jjemba alabudde Walukagga . * Lwaki okozesa okozesa ebifananyi byanga awatali kusasula? Muzeyi Jjemba celebu omusomi we ebirango kunyimbe alayidde okufiira ...
Pulezidenti Museveni wadde tawunyikamu naye alina abasajja batayinza kumala gawa mwagaanya okusinziira ku omu ku bantu baffe abomunda enyo era mu bantu...
Ebyokugyawo etteeka lyobwenzi ebyalangiriddwa omwogezi wa poliisi Fred Enanga bitadde abantu ku bunkenke abakazi abafumbo bwe batandise okutambula nga tebambadde buwale bwamunda...
Oluvanyuma lw’okuvaayo nalangirira lwatu nga bwayagala basajja banne, mutabani w’omugenzi Ivan Ssemwanga ayitibwa Raphael Ssemwanga kyadaki avudeyo nafuna ekijujulu kyapepeya nakyo ensangi...
Poliisi e Kanungu eyiga Edward Birungi 40, omutuuze w’e Kagarama mu muluka gw’e Nyarutojo mu Ggombolola , bitegerezebwa bti yasse abaana babiri...
Kkasitoma wa Fortebet omwezi gwa February yagutandikidde mu ggiya bweyawangudde obukadde 105 okuva mu nnusu 1,000. Ekisinga okwewuunyisa ku lisiiti ye, omuwanguzi...
Omulamuzi wa kkooti e Masaka awade omuwabi wa gavumenti nsalesale aleete obujjulizi obuluma ababaka okuli Allan Ssewanyana owa Makindye West ne Muhammad...