Abantu 4 bawonedde watono okufiira mu muliro ku kyalo Kawuula A mu muluka gwe Kisozi mu ggombolola ye Kifampa mu district ye...
Tukulisa abaddu ba Allah mwenna okutuuka n’okukuza olunaku olukulu ennyo mu nzikiriza y’abayisiraamu olwa Eid Adhuha. Tusabira ne bannaffe bonna abalamaze olugendo...
Abantu babiri baafiiriddewo mbulaga eggulo pikipiki bwe yatomeddwa lukululana n’ebalinnya ne babetenta. Akabenje kano kaagudde Moniko okumpi n’ekibuga Lugazi ku luguudo oluva...
Kenzo ekiruyi ky’ebizibu ebiri mu kibiina kye akimalidde ku bayimbi banne, Cindy Ssanyu ne Big Eye abadduse olukiiko olw’ebbugumu olwabadde lutegekeddwa okulung’amya...
Amaanyi Alien Skin ge yalaze ku Freedon City nga June 9, 2023 agasitudde bukolokolo n’agatwala e London bw’akubye ekivvulu n’aleka abaayo nga...
Abantu 5 nga bonna ba munju emu batemuddwa ku kyalo Kijonjo Buwunga mu district ye Masaka. Ssalongo Emmanuel Muteesaasira atemeddwatemeddwa ne mukyalawe...
Abantu 4 bebateberezebwa okuba nga bafiridde mu kabenje akagudde e Kamengo mu district ye Mpigi ku luguudo lwe Masaka, emmotoka 2 zitomereganye...
Irene Mulika Assistant Commissioner for Trade mu kitongole ekiwooza ky’omusolo ekya Uganda Revenue Authority agambye nti ebimu ku bizze bifiiriza eggwanga Omusolo...
Natiigo Vincent yetugidde mu luggya lwa kitaawe amuzaalira omukyala, mu bigambibwa nti kyavudde ku mukyala we okunoba emyaka 3 egiyise n’amwegayirira adde...
Ekisaakaate kya Nnaabagereka eky’omulundi ogw’e 17 eky’omwaka 2024 kitongozeddwa. Ekisaakaate kyakuyindira ku ssomero lya Homesdallen erisangibwa e Gayaza mu ssaza lya Ssabasajja Kabaka...