Musajja mukulu agambibwa okubba sente ezisuka mu kakadde mu kataale k’owino asindikidwa mu Nkomyo mu kkomera e Luzira oluvannyuma lw’okusimnibwa mu kkooti...
Pulezidenti Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, agambye nti ssimusanyufu n’engeri omusirikale gwebetendekedde mu magye ga UPDF, okwesulamu jjulume natta mukamaawe, gwebaamuwa okumukuuma...
Poliisi egamba nti ensonga za kansala akiikirira abalema ku ggombolola e Busaana eyasangiddwa mu makaage nga atemeddwatemeddwa nga omulambo gwe gugang’alamye mu...
Ono ategeezezza nga bw’atandise olutalo lw’okulabisa Lukwago gw’agamba nti y’alemesezza Kampala okukulaakulana ng’azannya ebyobufuzi bye yagambye nti bya kisiraani n’okwerwanyarwanya nti...
Ensonda zitegeezezza nti enneyisa y’abazungu ey’okulemesa amakampuni gaabwe amagagga okuteeka ssente mu kusima amafuta ga Uganda . Nakyo kikyamutakuza omutwe nga y’ensonga ...
Museveni era yalonze Brig . James Kinalwa ng’akulira embeera z’abakozi n’emirimu mu UPDF. Ono alondeddwa mu kiseera ng’omujaasi wa UPDF Pte Wilson...
Omulamuzi wa kkooti Enkulu Isaac Muwata alagidde abavubuka 6 abali musango gw’okutta Maria Naggirinya okutandika okwewozaako bw’azudde nti obujulizi obwaleetebwa bulina engeri...
Ssente obukadde 50 n’ebyuma ebyaweebwayo Pulezidenti Museveni okuyamba abaweesi b’e Nakawa okwekulaakulanya bibatabudde ne beekalakaasa. Abaweesi bano omuli;abakola Keesi z’abaana b’Amasomero n’ebintu...
Lukululana nnamba KBR 632L eremeredde omugoba waayo n’agirindiggula ekigwo mu kkoona ly’oluguudo lw’e Kibaale ng’odda e Fort Portal. Kino kireeseewo akalippagano k’ebidduka...
President Yoweri Kaguta Museven avumiridde abatemu abasse Tusuubira Isma Lubega amanyiddwa nga Isma Olaxes oba Jajja Ichuli. Ichuli yakubiddwa amasasi agaamuttiddewo bweyabadde...