Abavubuka babiri babuutikiddwa ekirombe ky’amayinja ku kyalo Magwa Cell ekisangibwa mu muluka gwe Buddo mu town council ye Kyengera. Enjega eno egudde...
Eklezia eguddemu ekiyongobero olwa mawulire g’okufa kwa Bp. Dr. Albert Edward Baharagate 93, Omusumba w’Essaza ly’e Hoima eyawummula. Omusumba w’e Hoima Rt...
Abasuubuzi ba Minzani mu kikuubo baagala minisita w’ebyobusubuzi n’amakolero okubayamba oluvannyuma olw’okuvaayo ne balaga obutali bumativu bwabwe olw’ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo mu...
Abasajja babiri basindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuusa nga May 5, 20223 ku bigambibwa nti benyigira mu bubbi bwa Bodaboda bbiri. Isaac...
Pricilla Mbabazi 80,ow’e Naggojje e Mayangayanga, anoonya ssente za kumujjanjaba oluvanyuma lw’abakozi ba bbanka abaali babanja mutabani we okumukuba n’afuna ebisago. Ono...
Omubaka wa munisipaali y’e Mukono, Betty Nambooze azzeeyo mu America omulundi ogwokubiri okujjanjabibwa, ng’omubaka Dr. Abed Bwanika (Kimaanya – Kabonera) bwe yategeeza...
Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II yakomyewo okuva mu Bulaaya era asuubirwa okulabikako eri Obuganda nga April 16, 2023 bw’anaaba asimbula emisinde gy’amazaalibwa...
YINGINIYA abadde yaakatikkirwa mu Yunivasite e Makerere Degree era nga yaakafuna omulimu omusava emmotoka emutomedde n’afiirawo ku luguudo lwa Northern Bypass. Farouk...
Okubbinkana kuno kubadde ku ssomero lya Nakawa Union Vision Secondary School e Butabika ku mukolo abayizi ku ssomero lino mwe babbinkanidde mu...
Emiranga n’okwazirana bibuutikidde kkooti y’e Nabweru ab’enganda n’emikwano gy’omugenzi Patricia Arinda bwe balabye ku muntu gwe bavunaana okubeera emabega w’ettemu ly’omuntu waabwe...