Abaana babiri ab’omutuuze Ssevume Yuda ku kyalo Kasenyi mu town council ye Kigangazzi e Bukomansimbi bagudde mu luzzi nebafiiramu. Abaana bano kuliko...
Mu nteekateeka ya gavumenti ey’okutaasa obulamu bwa Bannayuganda obutakozesa bintu bya bulabe okuva mu mawanga ag’ebweru, ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu...
Bannannyini masomero g’obwannannyini mu ggwanga basabye gavumenti okwongezaayo ku bbanga kwe baddiza obuggya layisinsi zaabwe olw’ensonga nti bakaluubirizibwa nnyo mu kwewola okukulaakulanya...
Obwakabaka bwa Buganda bwongedde okulabika mu bantu mu nsi yonna olw’omutindo gw’enkola y’emirimu emiteeketeeke obulungi egiyamba okujuna abantu ba Ssaabasajja mu buweereza...
Police e Kawempe mu Kampala n’emiriraano eggalidde omusumba Robert Ssenfuma,emulanze kutulugunya baana abawala n’ekigendererwa ekyokubafunamu ensimbi. Waliwo omwana Omuwala Nassande Tendo emyaka...
Ekkanisa eno we watudde ekitebe ky’Obusaabadinkoni bw’e Ntebe mu Bulabirizi bw’e Namirembe. Pulezidenti yasuubiza okuwaayo obukadde 60 okulaba ng’omulimu gugenda mu maaso...
Abakyala mu ggwanga bakubiriziddwa okufuba okulaba nga beenyigira mu mirimu egiyingiza ssente mu maka kino kibayambe okukulaakulana ne babbaabwe mu bwangu. Bino...
Omuyimbi omu South Africa Costa Titch 27, ng’amannya ge amatuufu ye Costa Tsobanoglou afudde kikutuko bw’abadde ayimba ku siteegi. Ono afudde ekiro...
Ennaku zino kizibu okubala amaka 10 nga tosanze balina mulwadde wa puleesa oba sukaali oba byombi. Ggwe alina emu ku ndwadde zino...
Ekitongole kya KCCA kigadde oluguudo lwa Binaisa road oluva ku Nkulungo ye Mulago okudda ku nkulungo yo Kubbiri ku Gayaza road, olw’entekateeka...