Amawulire

Pulezidenti Museveni asiimidwa olw’okudduukirira omulimu gw’ekkanisa e Ntebe.

Ekkanisa eno we watudde ekitebe ky’Obusaabadinkoni bw’e Ntebe mu Bulabirizi bw’e Namirembe.

Pulezidenti yasuubiza okuwaayo obukadde 60 okulaba ng’omulimu gugenda mu maaso n’okuweesa Mukama ekitiibwa.

Ven. Canon John  Gitta Kavuma,  Ssaabadinkoni w’e Ntebe yagambye nti ekkanisa eno ya byafaayo nga yatandikibwawo mu kifo awali eddwaaliro lya  Entebbe Grade B n’ekyusibwa okudda w’eri mu mwaka gwa 1889 era Governor wa Uganda Sir Hathon Hall ye yasimba ejjinja nga November17,  omwaka gwe gumu .

Ekkanisa bagitaddeko n’ekikomera okutangira abayinza okusaalimbira ku ttaka lyayo.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });