Ekikangabwa kino kyaguddewo mu budde bw’okumakya ga leero ku Ssande ku ttendekero lya gavumenti erya National Leadership Institute (NALI). Okusinziira kw’omu ku...
Kitalo! Elizabeth Ibanda Nahamya eyaliko omulamuzi wa Kkooti enkulu n’awummula afudde. Ono yafiiridde mu ggwanga lya Budaaki (Netherlands). Okubika kuno kufulumidde ku...
Abayizi 1200 bebagenda okutikkirwa ku ssettendekero wa Muteesa I Royal University olunaku olwa leero. Gano ge matikkira ga ssettendekero ono ag’omulundi 10....
Abantu 16 bafiiridde mu kabenje nábalala abatannamanyika muwendo mutuufu basigadde nébisago eby’amaanyi. Akabenje ddekabusa kagudde mu Kabuga ka Adebe KonaKamdin mu district...
Abasuubuzi n’abatuuze abakolera ku luguudo lwa Ssuuna Road oluva e Kibuye okutuuka e Nyanama bali mu maziga, balaajanidde gavumenti okulubakolera nga bagamba...
We twatuukiddeyo leero abadde bayimbi banne abagenda okumuyambako ku kivvulu kye ekiriyo wiiki ejja nga January 13. Abakubi b’ebyuma alina bakugu bokka...
GAVUMENTI tennamaliriza okunoonyereza ku mutuuze w’e Banda avunaanibwa omusango gw’okukabasanya omwana ow’emyaka 10. John Yiga 37, omutuuze w’e Banda zooni 3 mu munisipaali y’e...
Rebecca Atoo 25, omutuuze w’e Bohe Adidi Geno mu disitulikiti y’e Lira y’asimbiddwa mu kkooti ewozesa abalyake n’abakenuzi e Kololo era omulamuzi...
Poliisi eri ku muyiggo gw’ekibinja kya bakifeesi abasoba mu 20 abaalumbye munnamaggye avunaanyizibwa ku bikwekweto mu ofiisi ya pulezidenti mu Kampala ne bamukuba...
AKABONDO k’ababaka ba palamenti abava mu Buganda baagala wabeewo okunoonyereza ku bantu abeesenza ku ttaka naddala eririko enkaayana, kimalewo obukubagaano mu bantu...