Katikkiro Charles Peter Mayiga alabudde abazadde bulijjo okwewala obusungu obwetumbiizi nga bagunjula abaana ku nsonga ez’omugaso. Okwogera bino, Katikkiro Mayiga abadde atikkula...
Omulabirizi Ssebaggala asabye bana Uganda okuvangaayo okusiima ebimu ku bintu Gavument bye bakoledde mubitundu byabwe n’asiima Minister Lugolobi olw’okukolera ekitundu kye n’amusaba...
Obwakabaka bwa Buganda butegeezezza nti bwetegefu okulagana ne gavumenti awamu ne bannamikago abalala okusobola okuteekawo enteekateeka okusobola okuwa abavubuka emirimu. Akulira bboodi...
Minisita wa Buganda avunaanyizibwa ku nsonga z’Olukiiko, Kkabineeti era omwogezi w’ Obwakabaka Owek. Noah Kiyimba asabye abayizi okusitukiramu beegatte ku lutalo lw’okulwanyisa...
Abakrisitaayo abakubiriziddwa okufuba okwekolera bave mukulowooza nti waliyo agenda okubakulakulanya kubanga kye ekintu ekisinga okubafula baavu. Kitaffe mu Katonda James William Ssebaggala...
Abakulu b’amasomero n’abazadde basabiddwa okutandiika okuvaayo n’enteekateeka ennungamu eziyinza okukulaakulanya amasomero gaabwe kubanga bwe buvunanyizibwa bwabwe n’akubiriza abayizi okufuba okutya Katonda basobole...
Last weekend will be for long be remembered by many in the districts of Soroti, Amuria and Moroto after Fortebet made gifts rain...
Akulira ekibiina ki Forum for Democratic Change (NUP), Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine), asanyukidde eky’omukago gwa Bulaaya okugaana ensi yonna okuwa Uganda...
Pulezidenti Yoweri Museveni alabudde essiga eddamuzi nga gavumenti bwejja okusigala nga ezimuula ebiragiro bya kkooti singa bibeera bikakanya embeera y’obwenkanya n’obulungi bw’abantu ...
Ssaabawolereza wa Buganda era Minisita owa Gavumenti ez’Ebitundu mu Bwakabaka, Owek. Christopher Bwanika, akubirizza abaddukanya amasomero okussa essira ku nnimi enzaaliranwa. Okusaba...