Amawulire

Poliisi enunudde Amabaati 215 agalina okuweebwa abé Karamoja.

Poliisi e Entebbe ezuddeyo amabaati 215 okuva mu yafesi ya ssabaminisita agamu kwago agalina okutwalibwa okugabirwa abannaku mu bitundu bye Karamoja.

Gano gasangibwa ku kizimbe ekizimbibwa mu bitundu bye Nkumba -KatabiEntebbe nga kitegerekese nti kya mukyala ategerekeseeko erya Joy

Luke Owoyesigyire amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano agamba nti kino kyaddiridde omuntu omu okutegeezako nti emotoka ekika kya Isuzu forward nnamba UAZ/305A yali etikka amabaati gano.

Minisita w’ensonga z’e Karamoja, Mary Goretti Kitutu, omumyuka we Agnes Nandutu ne minisita w’ebyensimbi mu ggwanga Amos Lugoloobi, batwalibwa dda mu kkooti ku byekuusa kukubulankanya amabaati gano.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });