Ebyobufuzi

Ssente ezaali zisabiddwa Kizza Besigye okuva mu kkomera kkooti ezisazizzaamu

Ssente ezaali zisabiddwa Besigye okuva mu kkomera kkooti ezisazizzaamu

Kkooti  enkulu esazizaamu ekiragiro ekyaweebwa Dr. Kizza Besigye ekyokusooka okusasula ssente obukadde 30 okweyimirirwa ku misango gy’okukuma mu bantu omuliro beekalakase.

Kati Kizza Besigye kkooti enkulu emulagidde asasule ssente obukadde busatu mu kifo kya 30.

Besigye amaze mu kkomera ennaku ezisoba mu 10 mu kkomera e Luzira oluvanyuma lw’okugaana okusasula obukadde  30 nga omulamuzi wa kkooti ya Buganda Road Siena Owomugisha bweyali amulagidde.

Omulamuzi wa kkooti enkulu Micheal Erubu agambye nti ekiragiro kyokusasula Besigye obukadde 30 kyali kikakali nnyo ng’ate omusango ogumuvunaanibwa ne bwegumusinga ekibonerezo asibwa emyaka 3 gyokka oba okumusasuza fayini.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });