Omulamuzi Jane Okuo Kajuga bwe yabadde ayimbula Nandutu yamugambye ateeke paasipooti ye mu kkooti era tafuluma eggwanga nga tafunye lukusa lwa kkooti....
Abatuuze be Kakwanzi mu muluka gwe Kitti mu gombolola Bukulula mu district ye Kalungu bavudde mu mbeera, basse ateeberezebwa okuba omubbi w’ente,...
Spice Dina asekeredde abamulumba mbu yayimba bubi mbu era Live yamulema. Mu bubaka bweyatadde ku mukutu gwe ogwa Snap Chat yagambye nti...
Eyakwatira ekibiina ki National Unity Platform bendera mu kalulu k’omubaka w’ ekitundu kya Omoro mu Palamenti, Simon Toolit Aketcha afudde. Toolit, afudde...
Ekizimbe ekya kalina ekibadde kizimbibwa mu Jinja city kyerindiggudde ku ttaka. Ekizimbe kino kibaddeko emyaliriro ebiri, nga kibadde kizimbibwa ku Speke courts...
Bino byayogeddwa mu ggunjuliro ly’abaana omubaka wa Makindye East, Derrick Nyeko lye yabadde aggalawo ku Ssande erimaze omwezi gumu ku ssomero lya...
Poliisi y’e Iganga erinnye eggere mukolo gwa banakibiina ekya FDC, babadde bategese okusonda sente okuddaabiriza eddwaliro erya Kidaago health centre II mu...
Omulabirizi w’eMukono agamba amaka gwe musingi gwe Ggwanga n’olwekyo abafumbo bafube okubeera abakakamu n’okumanya nti amaka galumbiddwa ekiretedde eGgwanga okutabuka wabula bagende...
Akulira ekibiina ki National Unity Platform (NUP), Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine awummuza abakulembeze b’ekibiina 4 mu kitundu kye Busoga nga...
Abavubuka ba musaayi muto abegattira mu kisinde kya UYD Reloaded batabukidde president wabwe mu kibiina kya Democratic Party era Minister wa ssemateeeka...
Recent Comments