Amawulire

Abapakasi basse mukama wabwe.

Poliisi e Luweero eri ku muyiggo gw’abapakasi abagambibwa okuba  nti batemudde mukama wabwe eyaluddewo okubasasula omusaala.

Poliisi egamba nti ettemu lino libaddewo ku ssaawa nga ttano n’ekitundu ezokumakya ga 09 August,2023, abakapasi bakakanye ku mukama wabwe ayitibwa Kyayagadde Yudah ow’emyaka 47 ne batemulira ku farm ye esangibwa ku kyalo Namakofu mu ggombolola ye Zirobwe mu district ye Luweero.

Twiinamazima Sam omwogezi wa police mu bendo bendo lye Savana atagezeza nti okunonyereza okukoleddwa kulaga nti abapakasi babadde babanja Kyayagadde Yudah omusaala ogw’emyezi egiwera, nti era baludde nga bamubanja naye nga tabasasula

Twiinamazima Sam ategezeza nti police eriko ebissi byezudde abatemu byebakozesa mu ttemu lino ng’okunonyereza bw’ekugenda mu maaso.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });