Amawulire

Eyasobezebwako abotodde ebyama.

Omuyimbi Maureen Nantume yayimba oluyimba ‘Nkuze’ okulaga nti omuntu yenna okukula sikyangu.

Nantume alaga nti omuntu yenna okukula, yetaaga abantu ab’enjawulo mu bulamu bwe.

Oluyimba lwa Nantume, tewali njawulo yonna n’obulamu bwa Nnalongo Judith Allen Heard myaka 37.

Judith Heard bwe yabadde ku TV, yagambye nti yasobezebwako Kojjaawe ng’akyali muto.

Agamba nti ng’ali mu P6, Kojja yayingira mu kisenge nga yeebase namusobyako.

Judith Heard agamba nti agenda okudda engulu ng’obulumi bungi , nga Kojja amusobyako kyokka yatya okukuba enduulu olw’okutya nti ayinza okumutta.

Agamba nti wadde Kojja yasobola okudduka okuddayo mu kisenge kye, yali ali mu mbeera mbi nga yenna avaamu omusaayi mu bitundu by’ekyama.

Wadde yali mwana muto, yadduka awaka okudda ku nguudo okutuusa lwe yafuna mikwano gye mu Ghetto, okuddamu okutambuza obulamu kyokka agaanye okwatuukiriza amannya ga Kojjaawe.

Judith Heard agamba nti yafuna omukisa nti wadde yakwatibwa, talina bulwadde bwa siriimu.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });