Abantu 5 nga bonna ba munju emu batemuddwa ku kyalo Kijonjo Buwunga mu district ye Masaka. Ssalongo Emmanuel Muteesaasira atemeddwatemeddwa ne mukyalawe...
Abantu 4 bebateberezebwa okuba nga bafiridde mu kabenje akagudde e Kamengo mu district ye Mpigi ku luguudo lwe Masaka, emmotoka 2 zitomereganye...
Irene Mulika Assistant Commissioner for Trade mu kitongole ekiwooza ky’omusolo ekya Uganda Revenue Authority agambye nti ebimu ku bizze bifiiriza eggwanga Omusolo...
Natiigo Vincent yetugidde mu luggya lwa kitaawe amuzaalira omukyala, mu bigambibwa nti kyavudde ku mukyala we okunoba emyaka 3 egiyise n’amwegayirira adde...
Ekisaakaate kya Nnaabagereka eky’omulundi ogw’e 17 eky’omwaka 2024 kitongozeddwa. Ekisaakaate kyakuyindira ku ssomero lya Homesdallen erisangibwa e Gayaza mu ssaza lya Ssabasajja Kabaka...
Bannamateeka abawolereza bannakibiina kya NUP 11 abali mu nkomyo ku misango gy’obutujju, basabye kkooti okugoba omusango guno, nti kubanga oludda lwa government...
Poliisi e Mukono ebakanye n’eddimu ery’okunoonya omuwala Desire Kisaakye Nsimenta(25) agambibwa okukkakana ku muganzi we Vincent Sseguya n’amusalako obusajja okujula okubukutulako. Bino...
Abatuuze ku kyalo Bituuju mu Gombolola ye Kasokwe district ye Kaliro baliko abavubuka babiri bebazingizza n’ente eteeberezebwa okuba enzibe, babakubye emiggo egobasse...
Omusomesa Musaazi Ivan n’omuyizi Mugerwa Charles owa S.3 ab’essomero lya Hope Intergrated Secondary School Kyetume mu district ye Lwengo bagudde mu luzzi...
Entiisa ebuutikidde abatuuze mu kibuga Kyotera omuvubuka abadde akola ogw’obuzimbi Alozius Lubowa 21 bw’agudde mu kidiba ky’omugagga w’emigaati gya MJ e...