Pulezidenti Museveni wamu ne gavumenti basabye ebibinja ebibiri ebirwaganagana e Sudan okuli eggye lya Sudan li Sudanese Armed Forces nga likulemberwa Abdel...
Ekitongole kya bambega ba poliisi ekinoonyereza ku misango kiwadde minister Omubeezi ow’ensonga ze Kalamoja Agnes Nandutu amagezi agende ku poliisi akole statement...
Police e Wandegeya mu Kampala eggalidde munnansi wa Buyindi Patel Samir Kumar Arvind Bhai olw’okufumita munnayuganda ekiso ekyamulese ng’ataawa. Ababiri bano balwanidde...
Omubaka w’e Ntenjeru North mu disitulikiti y’e Kayunga era Minisita omubeezi ow’ebyensimbi n’okuteekerateekera eggwanga Amos Lugoloobi, akulukuse amaziga mu kkooti ssaako n’abamu...
Minisiter omubeezi avunaanyizibwa kukuteekerateekera eggwanga Amos Lugoloobi atuusiddwa ku kkooti ewozesa abalyake n’abakenuzi e Kololo mu Kampala okuggulwako emisango gy’obulyake, ng’alangibwa kwenyigira...
Omusajja agambibwa okutta omuntu kkooti emugaanye okubaako ne kyayogera n’asindikabwa ku limanda e Luzira okutuusa nga 22/o4/2023 ng’oludda oluwaabi bwe lukungaanya obujulizi...
Essomero lya Horizon High School mu Disitulikiti Luweero ligonnomoddwako ekizimbe ekipya nga kya bibiina bisatu omuli n’etebe nga kyawemmense obukadde bw’ensimbi za...
Poliisi y’e Senyi Lugazi mu disitulikiti y’e Buikwe ekutte omukyala malaaya ku misango gy’okutta omuvubi. Omuvubi Muyima Maisowe myaka 25 ng’abadde musajja...
Kkooti ewozesa abalyake n’abakenuzi e Kololo leero lw’esalawo ku kusaba kw’okweyimirirwa kwa minisita w’ensonga z’e Karamoja, Maria Gorreti Kitutu. Kitutu avunaanibwa ku...
Omwana omu afiiriddewo mbulaga ate abalala ababiri bafudde baddusibwa mu ddwaliro okufuna obujanjabi, oluvannyuma lwa lukululana okwabika emipiira n’ebasaabala. Lukululana eno kika...
Recent Comments