Ba kkansala ku lukiiko lwa KCCA olufuga Kampala bakunyizza dayirekita, Dorothy Kisaka ne munnamateeka w’ekitongole, Caleb Mugisha nga babasaba babawe endagaano ezaaweebwa...
Janet Kataha Museveni akubye abayizi b’e Buddo akaama, “mukomye okwegomba abatutumufu abakola ebitakwatagana n’ebisomesebwa bayibuli.” Bino abyogedde bw’abadde aggulawo ekisulo ky’abayizi abawala...
Jewel Taylor, asabye abakulembeze b’amawanga ku lukalu lwa Africa okussa omulaka ku kutumbula eby’Amakolero nti y’engeri yokka Africa gy’eyinza okwekolera ku bizibu...
Daddy Andre olwalinnya ku siteegi n’agambirawo abawagizi be nti “nze sirina mubeezi era Valentine yange ye mmwe.”. Kino kyalese enduulu ey’amaanyi ng’esaanikidde...
Abavubuka 2 abagambibwa okwefuula abasaabaze ne bapangisa omugoba wa Bodaboda olwatuuka mu kkubo ne bamunyagako pikipiki ye baweereddwa empapula ezibasindika mu kkooti...
Abakulembeze ba LC 1 e Ganda mu gombolola ya Wakiso Mumyuka bali ku muyiggo gw’omusajja eyasiwuuse empisa n’akkakkana ku mukyalawe ku lunaku...
RDC atwala Kasangati, Frank Kyazze asisinkanye abakulira amasomero ga Gavumenti mu Kasangati, n’abasaba bakkirize abasomesa bayiiyeeyo kye bagatta ku busomesa olw’okwekulakulanya. “Covid...
Abayizi 400 ku abo abasoma eby’okujjanjaba abalwadde b’emitwe ku ssomero lya Butabika School of Psychiat ric and Nursing be beetabye mu kutendekebwa...
Wabaddewo obweraliikirivu mu balimi b’ennaanansi mu Kayunga ne disitulikiti ezeetoolodde ku bw’anannyini bw’ekyuma kino ekyazimbibwa ekitongole kya NAADS e Busaala mu ggombolola...
Omu ku bannannyini kifo kino Ssaalongo Walungama omusango agusa ku bukulembeze bwa Tawuni Kanso obwalemererwa okubayambako okussa mu nkola ebyasalibwawo, abatakisi ekyabaletera...
Recent Comments