Omuk. Albert Kasozi ayanjuddwa nga ssenkulu w’ekitongole kya Buganda Heritage and Tourism Board omuggya. Minister w’eby’obuwangwa, obulambuzi n’embiri Owek. David Kyewalabye Male...
Abalunzi balabuddwa ku basawo b’ebisolo abafere Omukugu Grace Bwogi alabudde abalunzi ku basawo b’ebisolo abafere . Bino Grace Bwogi owa Bwogi farms...
Eyajja ng’akaaba n’awanjagira mukwano gwe okumusuza oluvannyuma lwa muganzi we okumugoba awaka, yamwefuulira n’amubba obukadde 4 mu dduuka gye yali asuziddwa n’addukira...
Ekkanisa ya Uganda erangiridde nti mu butongole yeyawudde era siyakugoberera nteekateeka zonna ez’ekkanisa ya Bungereza, oluvanyuma lwekkanisa eyo okulangirira nti ekkirizza okugatta...
Enkuba ebaddemu kibuyaga ow’amaanyi n’omuzira, egoyezza ebintu mu magombolola abiri mu district ye Kayunga, abaayo n’ebaleka nga bajaasimula bugolo. Ebyalo ebikoseddwa bisangibwa...
Minisita w’ebyenjigiriza, Janet Kataha Museveni afulumizza ebyava mu bigezo bya S4 olwaleero. Minisita yeebazizza nnyo Katonda eyasobozesa abasomesa abaategeka ebigezo, abayizi ne...
Ekibiina ky’obwanakyewa ekitakabanira eddembe ly’obulamu ki Center for Health Human Rights and Development – Cehurd kitutte ssaabawolerezza wa government wamu n’ekitongole kya...
Oludda oluvuganya government mu parliament luzudde nti waliwo bannauganda abawerera ddala 329 abali mu Saudi Arabia, abetaaga okukomawo kuno wabula ng’ensimbi ezibakomyawo...
Abatuuze be Kapeeka mu Luweero bakeeredde mu kutya bwebagudde munnabwe agambibwa okuba nti yawambibwa nga 27 December,2022 nga yasuuliddwa mu kitundu ekyo...
Omuntu omu atanategeerekeka mannya eyakedde okusaabalila ku mmeeri eya MV Kalangala ebadde eva e Kalangala okudda e Entebbe yesudde mu mazzi naaffa....
Recent Comments