Amawulire

Bebe Cool awadde abavubuka eky’okuyiga.

Omuyimbi Moses Ssali amanyikiddwa nga Bebe Cool ayongedde okulaga nti ddala kabiite we Zuena Kirema, mukyala wanjawulo nnyo ku bakyala abalala mu nsi.

Bebe Cool myaka 45 agamba nti Zuena yamuwa omukisa okuba mukyala we mu kiseera ng’abangi ku bannayuganda bagamba nti y’omu ku bavubuka abayimbi abasiinga obusiwuufu.

Asobodde okweyambisa omukutu ogwa Twitter, okulaga okusiima kwe eri mukyala we Zuena, bazadde be kuba mu kiseera ekyo ku ndabika ye, abazadde bakkiriza okutwala muwala waabwe.

Mu Uganda, Bebe Cool y’omu ku basajja abalina laavu eri mukyala we era kinnajjukirwa nti Bebe bwe yali afunyemu obutakaanya ne Zuena, yakuba oluyimba ‘Agenze’.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });