Ekitongole ekikulembera ekibuga Kampala ki KCCA kitandise kaweefube w’okuwandiisa aba booda booda mu Kampala n’emirilaano okusobola okubalambika obulungi n’okubateekerateekera. Amyuka Ssenkulu w’ekibuga...
Poliisi ewadde Dr Kizza Besigye, Robert Kyagulanyi Ssentamu awamu nabakulembeze abalala amagezi okukomya okukuma mu bantu omuliro. Abakulu mu poliisi bagamba nti...
Norbert Mao azzeemu okukakasa nga bw’ayagala okulaba nga obuyinza bukyuka mu mirembe wakati nga akola emirimu gye. Mao agamba nti kikulu okulaba...
Meeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago asabye abaddukkanya kkampuni eyoola kasasiro mu kibuga eya Updeal Nabugabo okukolagana n’abakulembeze bonna mu KCCA basobole...
Katikkiro Charles Peter Mayiga, asabye abaami b’Amasaza okuva mu masaza 18 aga Buganda, okulwanirira ebintu bya Ssaabasajja Kabaka mu Masaza gabwe era...
Eyali yabula emyezi 7 emabega basanze yafira mu kibira nga n’engu’mba ze zivunze. Abatuuze ku kizinga ky’e Buyanga mu ggombolola y’e Bubeke...
Nnaabagereka Sylvia Nagginda akuutidde abawangaalira ebweru ku lulimi Oluganda nabasaba baluyigirize abaana babwe basobole okutegeera obuvo bwabwe wamu n’obuwangwa bwabwe. Bino Nnaabagereka...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abantu okukomya okulowooza nti okuwandiisa kampuni, ebintu, obufumbo n’ebirala byabagagga, bazungu nabasoma bokka. Katikkiro okwogera...
Abadde omubaka wa Pulezidenti mu disitulikiti ye Kayunga (RDC), Hajji Nsereko Mutumba afudde. Mutumba yayatiikirira nnyo mu kiseera kyeyamala nga ye mwogezi...
Expectant mothers at Maganjo were left all smiles after receiving free mama kits from Fortebet. This activity, which preceded the Kawempe Fortebet-Alex...
Recent Comments