YINGINIYA abadde yaakatikkirwa mu Yunivasite e Makerere Degree era nga yaakafuna omulimu omusava emmotoka emutomedde n’afiirawo ku luguudo lwa Northern Bypass. Farouk...
Okubbinkana kuno kubadde ku ssomero lya Nakawa Union Vision Secondary School e Butabika ku mukolo abayizi ku ssomero lino mwe babbinkanidde mu...
Emiranga n’okwazirana bibuutikidde kkooti y’e Nabweru ab’enganda n’emikwano gy’omugenzi Patricia Arinda bwe balabye ku muntu gwe bavunaana okubeera emabega w’ettemu ly’omuntu waabwe...
Abakristu bangi beetabye mu kunyenyenya amatabi mu Eklezia ez’enjawulo. Ku kiggwa ky’Abajulizi e Munyonyo Abakristu bakulembeddwa embalasi eyabaddeko omuyimbi ng’alaga engeri Yezu...
Fortebet, Uganda’s betting giant has continued to show its commitment to saving the lives of Ugandans living with sickle cell. In this...
Omugagga attottoledde ab’obuyinza engeri mukazi we gy’amuliisizza akakanja nga yatuuka n’okumufumita ekiso mu lubuto oluvannyuma lw’okumutega obutwa mu mmere emirundi ebiri nga...
Paapa Francis addusiddwa mu ddwaaliro n’aweebwa ekitanda ng’assa bubi. Ekisinze okwewanisa abakkiriza emitima, y’engeri gye yafunye akawuka akaamuleetedde lubyamira kyokka ate ng’asangiddwa...
Endongo ya Crystal Panda katta ekutule abasajja emigongo anti buli omu yabadde ayagala kuzina nga bw’afunya omugongo n’okukkirira wansi okukakasa nti yasinga....
Poliisi y’e Mukono eri ku muyiggo gw’omuvubuka agambibwa okuyingirira nnamukadde ow’emyaka 90 n’amutuga n’oluvannyuma n’akuliita ‘nendagaano za poloti,ttivvi n’ebirala. Bino byabadde ku...
Omukazi agambibwa okutalaaga mu bagagga b’omu Kampala n’abafera ssente, ku luno gwe yafeze tamuganyizza kuyinaayina, akwatiddwa n’asimbibwa mu kkooti era kati awoza...
Recent Comments