Ebikujjuko bino byatandikiddwa ekitongole ky’eby’obulambuuzi ekya Epic Escapades n’ekya Havy Tours and Travel Company okumpi ne wooteeri ya Brisk Recreation e Jinja...
Bategeezezza nti era baakuwagira pulogulaamu eziruubirirwa okukuuma obutonde ku lubalama lw’omugga Kiyira ezigenda okutandikibwawo ekitongole kya Umoja Conservation Trust mu Jinja. ...
Bino byayogeddwa Rinaldi Jamugisa omwogezi wa Multichoice Uganda ku mukolo ogw’okujaguza emyaka ebiri egy’omukutu gwa Pearl Magic Prime ku kitebe kya Multi...
Abantu basatu baafiiriddewo n’abalala ne balumizibwa bya nsusso omukambwe bwe yakutte emundu n’asindirira mu bayizi ba Michigan State University mu Amerika amasasi....
Poliisi ezinduukirizza akabinja k’abavubuka abagambibwa okutigomya ab’omu Kawempe ne babakwata. Abaakwatiddwa amakanda babadde baagasimba ku kafo akamanyiddwa nga ku Mitti Ebiri nga...
Mwana mulenzi Kiflex nga amannya ge amatuufu ye Kilian Afuso Fulie olwalabye omuyimbi Eddy Kenzo mu America ng’alabiseeko mu mpaka za Grammy...
Abantu abawerako balumiziddwa bwebabadde bataasa ebintu byabwe mu muliro ogukutte emmaali y’abasuubuzi mu Kakajjo Kiganda Zone mu Kisenyi mu Kampala. Omuliro gutandise...
Abavubi ku mwalo gwe Kacungwa ogusangibwa mu ggombolola ye Mazinga mu disitulikiti ye Kalangala balaajjana olw’ababbi b’ebyenyanjja abolekedde okubalemesa omulimu gwabwe. Bagamba...
Omuk. Albert Kasozi ayanjuddwa nga ssenkulu w’ekitongole kya Buganda Heritage and Tourism Board omuggya. Minister w’eby’obuwangwa, obulambuzi n’embiri Owek. David Kyewalabye Male...
Abalunzi balabuddwa ku basawo b’ebisolo abafere Omukugu Grace Bwogi alabudde abalunzi ku basawo b’ebisolo abafere . Bino Grace Bwogi owa Bwogi farms...
Recent Comments