Abayimbi, abategesi b’ebivvulu, bannakatemba ne bannabyabufuzi bazze mu bungi mu kooti ye Makindye, omutegesi w’ebivvulu Abbey Musinguzi amanyiddwa nga Abitex bwakomezeddwawo mu...
Abalimi ba Vanilla okwetoloola ebitundu bya Uganda ebyenjawulo batandise okukungula ekirime kya Vanilla, mu makungula agasookedde ddala omwaka guno. Abalimi baali bakutandika...
Omusolo oguweza trilion 2 nobuwumbi 800 mu mwaka gw’ebyensimbi guno 2022/2023 government gweyasazeewo okufiirwa, mu nteekateeka yaayo eyokusonyiwa kampuni n’ebitongole ebitali bimu...
Maama King nga kati abasinga bwe bamuyita awadde omuyimbi omupya oba omuto Peter Yiga amanyikiddwa nga Laygacy okukola naye kolabo gwe batuumye...
Fortebet clients in Mbale, Nakaloke and Kapchorwa will take long to forget last weekend after bagging lots of gifts. Over 1000 clients...
Kino kiddiridde endagaano y’abadde akulira ekitongole kya poliisi ekizikiza omuliro, AIGP Joseph Mugisa okuggwako n’etazzibwa buggya ne yeegatta ku baserikale abaali bakulira...
Abasajja babiri nga bannaUganda basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Mpigi, ku bigambibwa nti baakukusa abantu okuva mu Burundi nebabayingiza Uganda. Ssali...
Rev. Bro. Fr. Annattoli Waswa, aziikiddwa olwa leero. Ebikumi n’ebikumi by’abakristu betabye ku mikolo gy’okumuweekera, wakati mu kitambiro kya missa ekikulembeddwamu omusumba...
Abantu ab’enjawulo bakungubagidde abadde munna NRM, Vincent Kimbugwe eyattibwa ku Lwokuna lwa Ssabbiiti ewedde abantu abatannategeerekeka omulambo gwe ne gusuulibwa e Bwaise...
Bamaseeka abeegattira mu kibiina kya Nabugabo Swadaka ekivunaanyizibwa ku kubudaabuda Bamaseeka n’abantu abataliiko omwasirizi bennyamivu olw’abafere abasusse okwerimbika mu ddiini y’Obusiraamu nga...
Recent Comments